Eddiini Entukuvu Eyakomererayo OBUSIRAAMU Dr. Murat KAYA ISTANBUL – 2011 © Erkam Publishing 2011 /…
Category: Eddiini Entukuvu Eyakomererayo OBUSIRAAMU
EBIRI MU NDA ENNYANJULA
1. Omuntu, Ensi N’Omutonzi 8 2. Omuntu n’eddiini 14 EKITUNDU EKISOOKA EBIKULU EBYAWULA OBUSIRAAMU 1. Omulamwa…
1. Omuntu, Ensi n’Omutonzi
Ka tusiriikiriremu katono tulowoze nga bwe tufumiitiriza wwa gye tuva era wwa gye tulaga. Obulamu bwaffe…
2. Omuntu n’eddiini
Eddiini ezingiramu ebintu Omutonzi by’asomesa omuntu okuyamba obulamu bwe nga tannaba kufa era n’oluvannyuma lw’okufa kwe.…
1. Ekigendererwa ky’Obusiraamu Kwe Kwa-wula Allah Nti Ali Omu (Tawhiid)
Eddiini zonna entukuvu zisomesa okwawula Katonda nti ali Omu. Tewali kyonna kimufaanana. Okwawula Allah Oweekitiibwa kuno…
2. Obusiraamu ye Ddiini ey’Obubumbwa, Te-koonagana na Magezi
Obusiraamu bukwata ku bantu bonna. Amateeka gaabwo amakulu gaakolebwa ssi kusinziira ku bintu ebigwawo obugwi, eby’ekiseera,…
3. Teri munnaddiini akola nga kayungirizi wakati wa Katonda n’abaddu be / Teri Ki-binja (kyetongodde) ekya Bannaddiini mu Busiraamu
Omumanyi omu ow’Obusiraamu yagamba nti: “Amakubo agatuusa omuntu eri Allah mangi nnyo ng’omukka ebitonde gwe bissa.”…
4. Obusiraamu Buteekawo Okwenkanyanka-nya Wakati w’Ensi n’Enkomerero, eby’Omubiri n’Eby’omwoyo
Obusiraamu buteeka essira ku kubeera mu makkati n’obutaba na kwekubiira. Bwe bubeera buwa obuzito ku ludda…