Mu Busiraamu, enkizo mu bantu epimibwa, ssi na bintu ebiteewalika oba ebyaggwa edda okugera okugeza: omuntu…
Kur'an ve Sünnet Yolunda
9. Obusiraamu Bufaayo Nnyo ku Ddembe ly’Okusalawo Eddiini Omuntu Gy’asoma n’Ery’okubeera n’Endowooza
Wadde nga Allah yatonda abantu n’abawa endowooza n’eddembe lyabwe ery’okusalawo, era n’abalaga ekituufu n’ekikyamu, naye tayingirira…
10. Obwangu (mu mirimo gy’eddiini) Gwe Gu-mu ku Misingi gy’Obusiraamu
Katonda waffe Owookusaasira okutakoma bulijjo abaddu be abaagaliza bwangu era nga yafuula buli kintu mu Busiraamu…
11. Obusiraamu Buzzaamu Amaanyi n’Okusuubira
Obusiraamu bwagala abantu okubeera abataggwaamu ssuubi. Katonda Owoobuyinza alagira nti “Okusaasira kwange kubuna ebintu byonna.”[1] Ate…
12. Obusiraamu Butumbula Obumu bw’Abantu
Mu butonde bwabwe, abantu bitonde ebiwangaalira awamu. Omuntu tayinza kuwangaala yekka. Bulijjo ali mu bwetaavu eri…
13. Obusiraamu Buwa Omuntu Ekitiibwa Eki-singa Okubeera Ekyawaggulu
Obusiraamu, mu bitonde byonna, buwa abantu ekifo eky’enjawulo n’ekitiibwa. Mu Kulaane ey’ekitiibwa mulimu aya nnyingi ezoogera…
A. EMPAGI Z’OBUSIRAAMU EZ’OBUKKIRIZA
Mu Busiraamu, empagi z’obukkiriza zeesigamizibwa ku bubaka, so si ku ndowooza za muntu oba engeri ye…
1. Okukkiriza Katonda (Allah)
Katonda Owoobuyinza gy’ali, ali Omu, tewali ntandikwa wadde enkomerero ku kubeerayo kwe. Talina kyonna mu bitonde…
2. Okukkiriza Bamalayika
Bamalayika bitonde ebyewuunyisa ennyo Allah bye yatonda mu kitangaala nga tannaba kutonda bantu. Bamalayika ssi basajja…