N’okutuusa kati tewali kwawukana oba butakkiriziganya wakati w’Obusiraamu ne Saayansi. Obusiraamu tebwakoma ku butawera Saayansi mu…
Eddiini Entukuvu Eyakomererayo OBUSIRAAMU
6. Obusiraamu Butwala Obwenkanya ng’Ekintu Ekisinga Okubeera Ekirungi
Katonda y’alina obwenkanya obujjuvu era talina ky’akola mu kwekubiira. Erimu ku mannya ge amalungi lye al-Adl,…
7. Obusiraamu Ddiini ya Bonna
Obusiraamu buyita abantu bonna n’amajinni.[1] Buli muntu, awatali kusosola mu kitundu ky’avaamu, langi y’eddiba ly’omubiri gwe,…
8. Obusiraamu Abantu Bonna Bubatwala Okubeera nga Benkanankana
Mu Busiraamu, enkizo mu bantu epimibwa, ssi na bintu ebiteewalika oba ebyaggwa edda okugera okugeza: omuntu…
9. Obusiraamu Bufaayo Nnyo ku Ddembe ly’Okusalawo Eddiini Omuntu Gy’asoma n’Ery’okubeera n’Endowooza
Wadde nga Allah yatonda abantu n’abawa endowooza n’eddembe lyabwe ery’okusalawo, era n’abalaga ekituufu n’ekikyamu, naye tayingirira…
10. Obwangu (mu mirimo gy’eddiini) Gwe Gu-mu ku Misingi gy’Obusiraamu
Katonda waffe Owookusaasira okutakoma bulijjo abaddu be abaagaliza bwangu era nga yafuula buli kintu mu Busiraamu…
11. Obusiraamu Buzzaamu Amaanyi n’Okusuubira
Obusiraamu bwagala abantu okubeera abataggwaamu ssuubi. Katonda Owoobuyinza alagira nti “Okusaasira kwange kubuna ebintu byonna.”[1] Ate…
12. Obusiraamu Butumbula Obumu bw’Abantu
Mu butonde bwabwe, abantu bitonde ebiwangaalira awamu. Omuntu tayinza kuwangaala yekka. Bulijjo ali mu bwetaavu eri…
13. Obusiraamu Buwa Omuntu Ekitiibwa Eki-singa Okubeera Ekyawaggulu
Obusiraamu, mu bitonde byonna, buwa abantu ekifo eky’enjawulo n’ekitiibwa. Mu Kulaane ey’ekitiibwa mulimu aya nnyingi ezoogera…