A. EMPAGI Z’OBUSIRAAMU EZ’OBUKKIRIZA

Mu Busiraamu, empagi z’obukkiriza zeesigamizibwa ku bubaka, so si ku ndowooza za muntu oba engeri ye…

1. Okukkiriza Katonda (Allah)

Katonda Owoobuyinza gy’ali, ali Omu, tewali ntandikwa wadde enkomerero ku kubeerayo kwe. Talina kyonna mu bitonde…

2. Okukkiriza Bamalayika

Bamalayika bitonde ebyewuunyisa ennyo Allah bye yatonda mu kitangaala nga tannaba kutonda bantu. Bamalayika ssi basajja…

3. Okukkiriza Ebitabo Ebyassibwa ku Babaka ba Katonda

Katonda Owoobuyinza yawa ababaka be ebitabo ebirimu amateeka ku kukkiriza, okusinza, empisa, n’okuwangaala mu nsi muno.…

4. Okukkiriza Bannabbi ne Ababaka ba Ka-tonda

Ow’ekitiibwa Adamu ye yali Nnabbi eyasooka ate Ow’ekitiibwa Muhammadi (okusaasira kwa Allah n’emirembe bibeere ku ye)…

5. Okukkiriza Olunaku lw’Enkomerero

Olunaku Olukomererayo (Qiyaama, Olunaku lw’okulamula oba Olunaku lw’okuzuukira) lujja kujja, era bwe lulituuka obulamu obw’ekiseera mu…

6. Okukkiriza Okugera

Katonda Owoobuyinza amanyi ebyo byonna abaddu be bye bakola n’ebyo byonna ebikwata ku bitonde bye ebirala…

B. ENSINZA MU BUSIRAAMU N’EMIGASO EGIRI EMABEGA W’ENSINZA EZO

Okutuuka wano tunnyonnyodde mu bufunze okubeerayo kwa Allah, ebitendo bye, butya bwe yatonda omuntu n’obwegendereza era…

1. Esswala n’Ensonga Eziri Emabega Waayo

Esswala ngeri emu ey’okusinza etandika ne takbeer (okugamba nti ‘Allaahu akbaru’ amakulu nti Allah Munene) n’emaliriza…

2. Okusiiba N’emigaso Egikulimu

Okusiiba ngeri emu mu kusinza nga kulimu okweziyiza okulya, okunywa, n’okwegatta mu by’obufumbo okuva mmambya lw’esala…