3. Omutemwa gw’abanaku ogw’etteeka (Zaka), Okusaddaaka, Okuyamba N’ebigendererwa mu byo

Saddaaka ey’obuwaze mu Busiraamu (zaka) eweebwa omuntu omuugagga oyo alina eby’obugagga ebiyisa mu kigero ekimanyiddwa. Omutemwa…

4. Hijja N’ebigendererwa Byayo

Hijja ngeri ya kusinza Abasiraamu abalina obugagga obwetaagisa wamu n’obulamu mu mubiri gye bakola nga balambula…

C. OBUSIRAAMU BYE BUGAANA N’OBULABE OBUBIRIMU

Allah Owoobuyinza mu Kulaane ey’ekitiibwa yatukkiriza okufuna emigaso mu bintu ebirungi era ebiyonjo, era n’anenya abo…

1. Amagoba ku ssente eziwolebwa

Wadde ng’amagoba agasabibwa mu kuwola, agazimbiddwa ku musingi gw’okufuna ebintu awatali kusasula muwendo, ku ngulu nga…

2. Okunywa Ebitamiiza

Ebitamiiza bye by’okunywa eby’omutawaana ebitakkiriziganya na bubumbwa bwa muntu. Embeera entuufu eri abantu kwe kubeera nga…

3. Okwenda

Okwenda, okw’omuntu omufumbo n’okwoyo atali mufumbo, bulijjo kuzze kulabibwa ng’empisa enkyamu era ezitatuukana na mbeera za…

D. EMBEERA Y’OBUTONDE, OBUYONJO N’AMAZZI MU BUSIRAAMU

1. Embeera y’obutonde

Katonda Owoobuyinza agamba nti yateeka mu butonde buli kintu abantu basobole okuganyulwa mu bintu ebyo. Okubeera…

2. Obuyonjo

     Obusiraamu bukubiriza obuyonjo bw’ebintu n’okulongoosa empisa era ne butuyigiriza engeri y’okutuukirizaamu ebintu bino. Kulaane…

3. Amazzi

  Amazzi lye kkubo erisinga okubeera ekkulu mu kukuuma embeera y’obutonde nga nnyonjo wamu n’okugikulaakulanya. N’okusingira ddala,…